Buganda Kingdom Profile Banner
Buganda Kingdom Profile
Buganda Kingdom

@BugandaOfficial

Followers
145,906
Following
147
Media
6,733
Statuses
11,186

This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.

Lubiri, Mengo
Joined January 2015
Don't wanna be here? Send us removal request.
Explore trending content on Musk Viewer
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Nnaabagereka mu kifaananyi ekyawamu n'abagole. #EmbagaYaMwenemu
Tweet media one
68
610
7K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Leero mazaalibwa ga Maama Nnabagereka. Twegatteko tumuyozeyoze olw'okutulera obulungi n'okutulambika naddala mu nsonga y'obuntubulamu. Happy birthday Maama waffe Sylivia Nagginda.
Tweet media one
282
517
4K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Nnaabagereka Sylivia Nagginda, yajulidde abagole, Inhebantu Jovia Mutesi ne Kyabazinga @KingNadiopeIV
Tweet media one
31
299
4K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ssaabasajja Kabaka yakomyewo mu ggwanga – Gambuuze
203
221
3K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Happy 68th Birthday Your Majesty Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. Long Live our King.
Tweet media one
171
669
3K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Ssaabasajja Kabaka alabiseeko eri Obuganda mu Lubiri e Mengo mu kwetegekera Enkuuka ya @cbsfm_ug
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
113
307
3K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 years
Leero mazaalibwa ga Maama Nnabagereka Sylivia Nagginda. Weereza obubaka obumuyozayoza ng'oyita ku mukutu guno. #BugandaUpdates2021
Tweet media one
177
355
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Ssaabasajja Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II, yasiimye n'alambula olubalama lw'ennyanja Nnalubaale, mu ngeri ey'okwewummuzaamu. Mu bifaananyi, Ssaabasajja ng'ali ku Botanical Gardens, e Ntebe, n'omutabuzi w'omuziki, DJ. Dedan.
Tweet media one
259
224
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ekifaananyi ekyomuwendo, Nnabagereka Sylivia Nagginda, ng'aliko akaama kaakuba Ssaabasajja Kabaka. #KabakaBirthdayRun2023
Tweet media one
79
305
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ssaabasajja Kabaka, olwa leero asiimye n'alambulako ku Imperial Resort Beach ey'e Ntebe, ku lubalama lw'ennyanja Nnalubaale, mu ngeri ey'okwewummuzaamu.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
183
265
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 years
Ssaabasajja Kabaka ajaguzza okuweza emyaka 66 bukya azaalibwa. Emikolo gibadde mu Lubiri e Mengo
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
242
262
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ekiwandiiko okuva embuga
Tweet media one
178
307
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
"Tusaba abanaagula ennyumba zino okuzirabirira obulungi n'okutuukiriza obweyamo bwendagaano nga bwezinaalambika"- Kabaka
Tweet media one
56
191
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Oluseregende lw'emotoka eziweereddwa Abaami b'Amasaza okubanguyiza emirimu.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
158
318
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Ssaabasajja Kabaka asiimye okwogerako eri Obuganda enkya Saturday ku ssaawa mukaaga ez'omuttuntu ku nsonga za Bulungibwansi ne Gavumenti ez'ebitundu.
Tweet media one
77
243
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 months
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alambula omulimu gw'okuzzaawo amasiro ge Kasubi okulaba wegutuuse. Asiimye ebikolebwa era agambye nti omulimu guwa essuubi era guzzaamu amaanyi. Wangaala Ayi Maasomoogi. 📸 @cbsfm_ug
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
70
245
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda, Oweek Patrick Luwaga Mugumbule, akwasizza Kyabazinga William Wilberforce Nadiope Gabula IV obubaka hwa Ssaabasajja obumuyozayoza okutuuka ku kkula ly'obufumbo obutukuvu. Obubaka abumukwasirizza mu Lubiri lwe e Igenge e Bugembe.
Tweet media one
24
130
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Omumbejja Sarah Katrina Ssangalyambogo, amalirizza emisomo gye egya diguli esooka mu ssomo lya "Science with Honours in Management",  okuva mu Nottingham University, e Bungereza. Yogaayoga nnyo Ssebo.  #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
120
222
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Leero mazaalibwa ga Nnaabagereka Sylivia Nagginda. Mutwegatteko tumuyozeyoze okutuuka ku kkula lino. Twebaze Katonda olw'obulamu bwamuwadde. #HappyBirthdayNnabagereka
Tweet media one
89
219
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 months
Ssaabasajja Kabaka alambudde abantube abawangaalira ku mwalo gwe Katosi mu Kyaggwe.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
51
180
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Kulwa Ssaabasajja Kabaka, Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, agguddewo omwaka omuggya era natuusa obubaka bwa Kabaka obumalako omwaka.
Tweet media one
24
110
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Ekiri mu Lubiri mu Nkuuka: Omulangira Richard Ssemakookiro ne Katikkiro @cpmayiga nga bawuubira ku beetabye mu Nkuuka.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
17
140
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Nnaalinnya Lubuga, ne Nnabagereka Sylivia Nagginda, mu Lubiri ku matikkira aga 30. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
11
138
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 month
His Majesty Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II is making 69 years of age today 13 April, 2024. Congratulations 🎉🎉🎉 #KabakaAt69 #KabakaWange
Tweet media one
98
340
2K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 years
Ssaabasajja Kabaka ne President Uhuru Kenyata e Nairobi, Kenya
Tweet media one
62
169
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Kitalo; Namasole wa Buganda, Margaret Siwoza afudde. Gutusinze Ayi Beene twakuumye bubi.
Tweet media one
175
225
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 years
Today, His Majesty the Kabaka of Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II turns 65, send birthday wishes to him and the entire Royal family. #KabakaWange
Tweet media one
143
250
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 month
Omumbejja Katrina Ssangalyambogo naye waali mu kusinza e Najjanankumbi okw'okujaguza emyaka 69 egy'obulamu hwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. #KabakaAt69
Tweet media one
24
84
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Eddwaliro ly’Obwakabaka erizimbibwa e Mityana, nga bwerifaanana kati. Okusereka kwe kuddako.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
73
177
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ekiriwo kati; Ssaabasajja Kabaka atuuse mu Lubiri okwetaba ku mikolo gy'amazaalibwa ge ag'e 68. 📷MulindwaGerald
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
87
211
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Akaama ka Katikkiro @cpmayiga , kaleese Ssaabasajja Kabaka akamwenyumwenyu. #Amatikkira30
Tweet media one
29
122
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 years
Ssaabasajja Kabaka akyaddeko mu maka g'obwa Pulezidenti e Nakasero ne babaako byeboogera ne President @KagutaMuseveni . Beene abadde wamu ne Katikkiro, Omulangira Wasajja, Omutaka Namwama Augustine Mutumba,
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
78
204
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Masaka / Buddu tewoneka, buli wodda wonna ojirozaako. Banna Buddu tubatumiddeko. @Buddukuntiko
Tweet media one
20
80
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Tukyawulira abantu baffe abasengulwa, kitwala ebbanga ddene bwebagenda mu mbuga zamateeka, tusaba abo abasala emisango okugisala mu bwangu. Kabaka"
Tweet media one
16
109
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Kitalo: Omwami w'Essaza Kyaddondo ,Kaggo Agnes Nakibirige Ssempa afudde. Gutusinze ayi beene twakuumye bubi
Tweet media one
170
140
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Ennyumba eza bbeeyi ensaamusaamu Ssaabasajja Kabaka zatongozza. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
61
127
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Let's do a recap. Please post your Kabaka birthday run pictures, tag us and we retweet, we want to make your clips/photos go viral.
Tweet media one
36
167
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
President wa National Unity Platform, Robert Kyagulanyi Ssentamu, bwati bwalabise nga awagira Ekika kye eky'embogo e Wankulukuku. @NUP_Ug
Tweet media one
12
49
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Hajji Abu Kawenja, ye mukozi wa @cbsfm_ug ow'omwaka guno 2023.
Tweet media one
28
52
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 months
Katikkiro @cpmayiga nga ayaniriza Prince Edward Duke of Edinburgh ku Bulange
Tweet media one
21
115
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 month
Happy Birthday HRH Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV of @ObukamaBwaTooro . We extend our heartfelt wishes to you and all the people of Tooro Kingdom.
Tweet media one
27
150
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 months
Ssaabasajja Kabaka alambudde omwalo gwe Mulungu okulaba ebikolebwayo. Omutanda asanyukidde okulaba nga abantu abakolerayo batambuza bulungi emirimu gyabwe era neyeebaza Buganda Land Board olwokukirabirira obulungi. Asabye obwakabaka okukulaakulanya ekifo kino okwewala
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
52
134
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ssaabasajja Kabaka asiimye naawa abaami b'Amagombolola pikipiki zibayambeko okubunyisa obubaka bwe ku kulwanyisa mukenenya. Katikkiro @cpmayiga yazibakwasizza ku Bulange.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
57
167
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Ssemazinga (Continents) mukaaga zeegasse okuyimba Ekitiibwa kya Buganda nga ziyambibwako ba Ganda Boys. @Gandaboys Byonna birabe mu video wammanga.
64
251
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Maama Nnabagereka Sylivia Nagginda, naye atuuse ku Bulange okwetaba mu kuggulawo Olukiiko olwa 31. #BugandaLukiiko
Tweet media one
4
77
1K
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Leero ge mazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'e 67. Yogayoga Empologoma ya Buganda, ayi Katonda kuuma Kabaka waffe.
Tweet media one
62
306
953
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Ekiriwo kati; Ssaabasajja Kabaka atuuse e Bulemeezi okuggulawo emipiira gy'Ebika.
Tweet media one
31
72
941
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Ekiri mu Lubiri. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
15
110
975
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
11 months
Happening now; Ssaabasajja Kabaka alambula ku bantube ku mwalo gwe Katosi mu Kyaggwe. @cpmayiga @bbstvug @cbsfm_ug
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
43
133
965
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 years
Just in: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awaddeyo obukadde kikumi (100m) okudduukirira abantube ku nsonga y'ekirwadde kya COVID19
Tweet media one
77
217
935
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Mwasuze mutya bazzukulu be Buganda. Lunaku lwa Monday, Ssaabasajja Kabaka atukubiriza obutabongoota, tusitukiremu tugende tuyiiye, tutetenkanye, tugobe obwavu. Tubaagaliza Week ennungi, ey'amakungula.
Tweet media one
20
121
912
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Happening at Busoga; Nnaabagereka Sylivia Nagginda atuuse e Bugembe okwetaba ku mbaga ya Kyabazinga. Awerekeddwako Oweek Patrick Luwaga Mugumbule, Oweek Christopher Bwanika, Oweek Noah Kiyimba, Oweek Hajji Amisi Kakomo, Omutaka Namwama, n'abakulu b'ebitongole. #EmbagaYaMwenemu
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
12
102
908
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
President wa National Unity Platform @HEBobiwine akyaddeko ku Bulange naasisinkana Katikkiro @cpmayiga nebabaako ensonga eziyamba eggwanga zeboogerako. @bbstvug @cbsfm_ug @simbaradio @ntvuganda @JaxtaJonathan @nbstv @bukeddetv
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
53
102
902
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 years
Happening soon; Bobi Wine @HEBobiwine agenda kusisinkana Katikkiro ku Bulange
Tweet media one
18
130
868
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, nga awuubira ku nnamungi w'omuntu eyeyiye mu bungi mu Nkuuka tobongoota mu Lubiri e Mengo.
Tweet media one
14
36
871
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 months
Abaana b'Engoma, Omulangira Cryspin Jjunju Kiwewa n'Omumbejja Victoria Nkinzi, beetabye ku mbaga ya @charles_mayiga
Tweet media one
9
40
871
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 month
Thousands flock to the 11th Edition of the Kabaka Birthday Run, the biggest Royal Run in the World. #KabakaAt69 #KabakaBirthDayRun2024
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
20
157
857
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Leero Mazaalibwa go Ssaabasajja Kabaka ag'e 68, tukuyozaayoza okutuuka ku kkula lino. Tukuteeka mu ssaala zaffe buli lukya, Obuganda buggumivu ku lulo. Essuubi liri mu ggwe. Ggwe waffe, atuwembejja, atubudaabuda, era atulabirira ng'omuzadde. Happy 68th Birthday.
Tweet media one
53
215
846
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 month
Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mwali alamula Obuganda. Yuuguuma Yuuguuma Omwana wa Muteesa. Emyaka 69, Obuganda bwonna bukuyozaayoza okutuuka ku kkula lino. Wangaala Ayi Maasomoogi. #KabakaAt69 #KabakaWange
Tweet media one
45
209
838
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Omutiibwa Kalidinaali, Emmanuel Wamala, omujoozi aguguze, era mwetegefu okwetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka. Abakkiriza mwenna abakunze mujje mu bungi mu Lubiri mubugirize Omutanda ng'asimbula abaddusi. #KabakaBirthdayRun2023
Tweet media one
9
100
825
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Katikkiro @cpmayiga ,ne Katuukiro wa Busoga, Joseph Muvawala, nga basanyukira ebigambo bya Ssaabasajja Kabaka ku matikkira mu Lubiri. #Amatikkira30
Tweet media one
2
61
824
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Ssaabasajja Kabaka ng'asala keeki okugabula abantube. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
13
108
819
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
11 months
Omulangira Kassim Nakibinge, ne Katikkiro @cpmayiga nga balaba omupiira e Wankulukuku. #MasazaCup2023
Tweet media one
6
40
801
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Happening now: 70's Smack OB's annual get-together, at Speke Resort Munyonyo. Katikkiro @cpmayiga is the chief guest.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
11
76
801
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 months
Video clip of Ssaabasajja Kabaka having a tour of Mulungu landing site.
25
122
804
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 month
Omubaka wa Nyendo Mukungwe era Kamisona wa Paalamenti Hon. Mathias Mpuuga, n'Omubaka wa Busiro Hon. Medard Lubega Sseggona, batuuse ku Bulange okusisnkana Katikkiro wamu n'okugula emijoozi gy'emisinde gy'amazaalibwa ga. Awerekeddwako abantu ab'enjawulo okuva e Buddu.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
225
64
804
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
7 months
Tweet media one
20
157
795
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Omumbejja Katrina Ssaangalyambogo, ng'atuuka ku Bulange okwetaba ku mukolo gw'okuggulawo Olukiiko lwa Buganda olwa 31. 📷 @MulindwaGera
Tweet media one
14
67
782
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
7 months
Obwakabaka buwaddeyo obukadde 114 ziyambeko mu kuteekateeka embaga ya Kyabazinga nga 18 November. @KingNadiopeIV @cpmayiga
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
62
127
787
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Kyabazinga nga yetegeka okumugatta ne Inhebantu Jovia Mutesi. #EmbagaYaMwenemu
Tweet media one
Tweet media two
7
71
769
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
5 months
Akulira oludda oluwabula Gavumenti @JoelSsenyonyi akulembeddemu bannabyabufuzi mu Nkuuka tombongoota. @NUP_Ug
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
1
48
776
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Ssaabasajja Kabaka,Ronald Muwenda Mutebi II, ng'aliko akaama kaakuba Katikkiro @cpmayiga e Ssentema. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
10
62
770
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Omuyimbi Pius Mulindwa Mayanja, a.k.a @pallasomusic ng'asanyusa abantu ba Kabaka. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
4
57
768
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Ssaabasajja Kabaka mu bifaananyi ebyenjawulo nga atuuka mu Lubiri. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
11
152
757
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Omulangira David Kintu Wasajja, Omulangira Richard Ssemakookiro, nga balaba omupiira e Wankulukuku.
Tweet media one
15
64
758
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
"Twebaza aba Guoji group betukolaganye nabo mu kuzimba amayumba gano, era tusaba bannamikago abalala okutwegattako mu nsonga eno"-Kabaka #AmatikkiraAt30
Tweet media one
7
56
741
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
8 months
Katikkiro @cpmayiga ; Amawulire ga Inebantu wa Busoga, Jovia Mutesi , alangiriddwa Katuukiro wa Busoga, tugafunye n'essanyu lingi. Twagaliza Kyabazinga wa Busoga essanyu n'eddembe mu mbeera y'obufumbo gy'agendamu nga 18 November, 2023. Abantu be Busoga nabo tubayozayoza.
Tweet media one
14
96
743
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
How about that; Ssaabasajja Kabaka nga awuubira ku bantube abazze mu bungi e Wankulukuku ng'empaka z'Ebika ziggalwawo. 📷 @MulindwaGera
Tweet media one
6
67
735
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy'amazaalibwa ge mu Lubiri e Mengo. #KabakaBirthdayRun2021
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
25
130
703
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 months
Tweet media one
28
180
739
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Abaana b'Engoma, Omulangira David Kintu Wasajja, Omulangira Jjunju, n'Omuzaana Marion Nankya, beetabye mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka mu Lubiri.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
12
76
729
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 years
Ekyombo MV Kabaka Mutebi II ekizimbibwa e Kawuku nga bwekifaanana mu bitundu eby'enjawulo. #BugandaUpdates
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
23
175
700
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 months
Tudduka ku Ssande eno nga 07/04/2024. Kalidinaali Emmanuel Wamala, agamba yeeteseteese dda, okudduka ku lw'obulamu obulungi ng'akola dduyiro. Kalidinaali akuuma 'fitness'. Naawe funa omujoozi gwo nga bukyaali. #KabakaBirthdayRun2024
Tweet media one
14
90
725
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
7 months
Ekiriwo kati; Katuukiro wa Busoga @JosephMuvawala atuuse ku Bulange okusisinkana Katikkiro @cpmayiga ne Baminisita ba Kabaka boogere ku nteekateeka z'embaga ya @KingNadiopeIV .
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
23
77
715
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
6 months
Kitalo: Oweekitiibwa Joyce Mpanga afudde. Abadde mubaka wa Lukiiko lwa Buganda, yalwanirira nnyi okuzzaawo obwakabaka, wamu n'okukuuma Omulangira Ronald Muwenda Mutebi nga tannatuuzibwa ku Nnamulondo. Gutusinze Ayi Beene twakuumye bubi.
Tweet media one
60
139
712
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
4 years
Omubaka wa Kyaddondo East mu Palamenti Hon. @HEBobiwine awadde Bajjaja Abataka abakulu b'obusolya ettu okubeebaza okukulembera obulungi bazzukulu baabwe mu kiseera kino eky'omuggalo. #BugandaUpdates
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
44
102
678
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Ssaabasajja Kabaka atuuse ku Bulange, okuggulawo Olukiiko lwa Buganda. #BugandaLukiiko
Tweet media one
Tweet media two
12
85
693
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asimbudde emisinde gy'amazaalibwa ge mu Lubiri.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
13
118
692
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Kitalo; Tufunye amawulire g'okufa kwa Muky. Damalie Mpanga, amanyiddwa ennyo nga Maama Musumba, ono ye Maama wa Oweek Isaac Mpanga, @Isacmpanga Ssentebe w'akakiiko k'Olukiiko lwa Buganda ak'ebyamateeka. Gutusinze ayo Beene Twakuumye bubi.
Tweet media one
305
65
669
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye okusimbula abaddusi b'emisinde gy'Amazaalibwa ge, nga 16 April, 2023, ku ssaawa 12:00 ezokumakya, mu Lubiri, e Mengo.
Tweet media one
84
100
674
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
Ssanyu jjereere ku luguudo lwe Wakiso. Nnamungi w'Omuntu yeyiye ku luguudo okwaniriza Ssaabasajja Kabaka mu Ssaza Busiro. #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
14
95
669
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 years
Ssaabasajja bamwanjulidde emotoka ekika kya Rolls Royce nga ekirabo ky'amazaalibwa ge age 67. 📷 @GeraldMulindwa_
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
15
123
649
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
3 years
Ssenkulu wa @Airtel_Ug naye waali ku matikkira ga Kabaka e Nkoni. #Amatikkira28
Tweet media one
Tweet media two
3
47
620
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
9 months
Ssaabasajja Kabaka ng'aliko akaama k'akuba Katikkiro oluvannyuma lw'okuggulawo Olukiiko lwa Buganda. 📷 @MulindwaGera
Tweet media one
13
69
655
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
11 months
Omulangira Cryspin Jjunju ne David Kintu Wasajja, weebali e Wankulukuku. #MasazaCup2023
Tweet media one
11
31
651
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
10 months
SSAABASAJJA KABAKA ASIIMYE N'AGGULAWO ENNYUMBA Z'OBWAKABAKA EZ'ENSIMBI ENSAAMUSAAMU,  E SSENTEMA.  Ennyumba zaazimbiddwa Obwakabaka ne bannamukago aba Henan Ghoji, era zitundibwa.  Kuliko ez'ekisenge ekimu,  ebibiri,  n'ebisatu.  #AmatikkiraAt30
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
28
88
651
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
2 months
Duke of Edinburgh Prince Edward, atadde omukono mu kitabo kyabagenyi mu woofiisi ya Katikkiro @cpmayiga
Tweet media one
10
53
651
@BugandaOfficial
Buganda Kingdom
1 year
Emmeeri MT KABAKA MUTEBI II etuuse bulungi e Kawuku okuva e Kenya ku lugendo lwayo olusoose. Ezze yeetisse amafuta lita obukadde buna n'emitwalo ana. Yazimbibwa aba Mahathi Infra Uganda, n'ebbulwa mu Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II. Eddukanyizibwa Capt Mike Mukula.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
38
85
638