
CBS FM UG
@cbsfm_ug
Followers
12K
Following
4K
Media
10K
Statuses
11K
Laadiyo y'Obujjajja ey'Obwakabaka bwa Buganda. Eno ye Page yaffe entongole. Twegatteko.
2nd Floor Masengere Building
Joined June 2023
PROGRAMS EZIWEEREZEBWA KU CBS 89.2 EMMANDUSO:.AMAWULIRE AG’OKUMPI N’EWALA 5:00am.MUKEEZE EXPRESS 6:00am – 10:00am.AMAWULIRE 8:00am.URBAN ZONE 10:00am – 1:00pm.AMAWULIRE 1:00pm.TOWNSHIP TUNES 1:00PM – 4:00PM.AMAWULIRE 3:00pm.DIASPORA CONNECT 5:00pm.EVENNING CRUIZ 4:00pm –
18
3
67
Kamoga Faisal omuwagizi wa Liverpool ne Vipers, Ssekandi Isaiah Man City ne Vipers,.Gonza Shasha Chelsea ne SC Villa,.Bogere Brigam Liverpool ne Vipers bebayiseewo okugenda ku mutendera oguddako wiiki ejja mu Bbingwa Toto. #Bbingwa2025
0
0
20
RT @CentenaryBank: His Grace Paul Ssemogerere, Archbishop of Kampala, sincerely thanked all participants of the Nsambya Babies Home Charity….
0
3
0
Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala His Grace Paul Ssemoogerere akulembeddemu abantu ba Katonda mu kutambula okw’okusonda ensimbi ez’okudduukirira Nsambya babies Home. Fundraising Charity Walk yetabiddwamu ssenkulu wa @CentenaryBank Omuk. Faibian Kasi n’abaweereza, ba Msgrs.
0
4
14
Beera bulindaala, tokkiriza kuferwa! Eno ye number ya Centenary Bank entongole eya WhatsApp. Centenary Bank tekusaba number yo yakyama ku WhatsApp. Bwetabeera number eno, eyo si Centenary Bank. Okumanya ebisingawo, wekkaanya wansi awo. #TosuulaStep #FraudAlert
0
0
1
Nga tujjukira amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwa 32, manya ne bino. #Kabakaat32
0
0
16
RT @BugandaKingdom_: Obwakabaka budduukiridde omulimu gw'okuyoyoota keleziya ye Lubaga n'obukadde butaano. Lutikko ye Lubaga yakujaguza e….
0
8
0
Katikkiro @cpmayiga atongozza alipoota ya district ya Wakiso ekwata ku mbeera z'eddembe ly'obuntu ey'omulundi ogw'okutaano n'omulanga eri ab'ebyokwerinda okweddako ku nsonga y'okutulugunya banna Uganda bagambye nti bebasinga okusongwamu olunwe. Omukolo guyindidde ku kitebe kya
0
4
55
Ab'akakiiko k'ebyokulonda mu @NUP_Ug balangiridde nti mu butongole baakutandika okusengejja n'okusunsulamu ku Monday ya wiiki ejja abeegwanyiza ebifo eby'enjawulo mu kulonda okujja ku bendera y'ekibiina kyabwe. #CBSFmUpdates
0
1
9
Essaawa yonna okuva kati waakutongoza empaka za CHAN ez’omulundi guno ezitegekeddwa amawanga Uganda, Kenya ne Tanzania mu mukago gwa PAMOJA. Agenda kuzitongoleza ku kisaawe ky’ameefuga e Kololo. #cbsfmupdates
1
1
24
Ab'akakiiko ka @NRMOnline akassibwawo Ssentebe w'ekibiina @KagutaMuseveni okugonjoola okwemulugunya kw'abanna kibiina abeetaba mu kamyufu nebatakkiriziganya nabyavaamu, balangiridde nti werutuukidde leero nga baakafuna "emisango" 381. Ssentebe w'akakiiko kano munnamateeka John
1
2
25
Mu ssaza Kyaggwe, abantu ba Kabaka mu ggombolola zonna bakoze bulungi bwansi ng'ekimu ku bujaguzo by'emyaka 32 egya Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ku Nnamulondo. Yeetabiddwamu n'abayizi b'amasomero ag'enjawulo. #cbsfmupdates
0
0
4