
Buganda Youth Council
@BugandaYouthC
Followers
4K
Following
7K
Media
915
Statuses
3K
This is the official youth governing body of Buganda Kingdom
Bulange Mmengo
Joined April 2021
Tomorrow morning the Buganda Youth Chairperson Counsel Derrick Kavuma will be on Hope Channel Uganda discussing matters of national importance. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @HopeChannelUg
0
2
9
RT @AdrianLubyayi_1: "Every youth in Buganda must do whatever it takes to uplift the banner of our culture, preserve it and practice it alw….
0
14
0
Tonight on @1049SUCCESSFM, Adrian Abraham Lubyayi the Buganda Youth Spokesperson will be on air discussing the relevance of culture to the young generation. Stay tuned. @Bagandatweepsss @cpmayiga @BugandaYiyo @robert_serwanga
0
3
10
RT @cpmayiga: Amawulire g'okufa kwa Muky. Rhoda Kalema, muwala wa Katikkiro Martin Luther Nsibirwa, gatunakuwazza nnyo! Abadde awa ekifaana….
0
35
0
RT @Bagandatweepsss: Baganda Tweeps . Mwasuze mutya leero abantu ba Ssaabasajja Kabaka?. #Amatikkira32 .#Bugand….
0
11
0
RT @BugandaKingdom_: Kitalo!! . Omuky. Rhoda Nakibuuka Kalema Nsibirwa afudde ekiro ekikeeseza leero ku myaka 96. Ono muwala wa eyaliko K….
0
61
0
RT @BugandaYouthC: Owekitiibwa Sserwanga Robert olwaleero addamu okulambula abavubuka abakola emirimu gy'ekikugu nga wakutandikira ku Refac….
0
5
0
Omwogezi w'abavubuka mu Buganda Adrian Lubyayi butereevu ku lutimbe lwa @sanyukatv n'omulamwa; Amatikkira ga Beene ag'emyaka 32. Olwokuna luno 31/7/2025. @cpmayiga @robert_serwanga @BugandaYiyo @Bagandatweepsss @AdrianLubyayi_1
0
12
43
Abavubuka n'Amatikkira ga Beene ag'emyaka 32 nga atudde ku Nnamulondo, tubeereko ffenna Ssentebe w'abavubuka mu Buganda munnamateeka Derrick Kavuma ng'ataanya ensonga ku GuguddeTV. @cbsfm_ug @Bagandatweepsss @Mwembugaoficial @robert_serwanga
0
7
16
Nga twetegekera okujaguza amatikkira ga Beene ag'emyaka 32, Leero tukedde mu Bulungibwansi katale e Nankulabye. Abasobola mujje mutwegatteko. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @robert_serwanga @cbsfm_ug @bbstvug
1
5
12
AMAYENGO G'ABAVUBUKA.Ssentebe w'abavubuka mu Buganda munnamateeka Derrick Kavuma agenda kubeera ku @sapientia 94.4FM enkya ku ssaawa nnya ez'ekiro 30/7/2025 Tubeeko tugoberere. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @robert_serwanga
0
0
8
Ssentebe w'abavubuka mu Buganda munnamateeka Derrick Kavuma yebaza abavubuka bonna mu Buganda olwokwetaba mu bungi ku byoto ebyakoleddwa ku mbuga z'amasaza n'egombolola eggulo, Ssentebe ye yabadde ku Kasangati ku mbuga y'esaza Kyadondo ewa Kaggo. @bbstvug @Bagandatweepsss
0
3
17
Ekyoto ku mbuga y'egombolola Mutuba Gumu Nangabo, omusomesa omukulu ye mwami wa Ssaabasajja Ssalongo Kigoonya Robert. Twebaza amassomero agaweereza abayizi okwetaba ku byoto okwetoloola Obuganda bwonna. @bbstvug @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @BudduPookino @cpmayiga
0
1
16
Omukubiriza w'olukiiko lw'Abavubuka mu Buganda Kakeeto Hannington yabadde omusomesa omukulu ku Kyoto ekibadde ku Mbuga ye Gombolola Ssabagabo Lufuka, abadde wamu ne Omwami we Gombolola Mathias Kayiga. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @cpmayiga @robert_serwanga
0
3
15
Ekyoto mu muluka gwa Mumyuka Mbuya mu Ggombolola ya Mumyuka Nakawa kigenda maaso nga kirungamizibwa Omwami wa Kabaka atwala e Ggombolola eno Ssaalongo James Ssekitoleko ali wamu n'omumyuka we Herman Yiga Matovu. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @cpmayiga @robert_serwanga
0
3
13
Ekyoto ku Ggombola e Kawuga kyatandise dda, twebaza abaami ba Ssaabasajja okulemberamu ebyoto ku mbuga z'amasaza n'egombolola. @bbstvug @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @BugandaYiyo @cpmayiga @robert_serwanga @Mwembugaoficial
0
4
20
Ebyoto by'Amatikkira ga Beene ag'emyaka 32 bigenda maaso ku mbuga z'amasaza n'egombolola okwetoloola Obuganda bwonna, abavubuka mwebale nnyo okujjumbira era abatanatuuka mwanguwe. @Bagandatweepsss @BugandaYiyo @cbsfm_ug @robert_serwanga
0
3
18
RT @BugandaYouthC: Ssentebe w'abavubuka mu Buganda munnamateeka Derrick Kavuma anyumya ku mbeera eyaliwo nga Obwakabaka buddizibwawo. @Baga….
0
6
0
RT @AdrianLubyayi_1: Ayi Ssaabasajja abavubuka tuli basiimu okusiima n'otuwa omulembe ggwo guno Omutebi. #Kabaka@32. Let's Show Love To Our….
0
13
0