
Buganda Kingdom
@BugandaKingdom_
Followers
167K
Following
8K
Media
9K
Statuses
13K
This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.
Lubiri, Mengo
Joined January 2015
*Obwakabaka mu mpapula z'amawulire. Ebyabadde ku mukolo gw'amatikkira ga Kabaka e Kibuli.*.@DailyMonitor @bukeddeonline @newvisionwire .#Amatikkira32
2
10
73
"Mwewale bonna abagufudde omuze okwerimbika mu mateeka agatali matuufu okusobola okunafuya Obwakabaka" - #KabakaMutebiII . #Amatikkira32
6
48
214
Tosubwa okumanya, okuyiga n'okunyumirwa ebintu eby'enjawulo ebiri mu kitabo kino 'KABAKA MUTEBI II Muzzaŋŋoma'. Atafunye kkopi yo leero, jangu ku Bulange obudde bwonna okafune!. #Amatikkira32
2
5
55
Kabaka abangudde abantube okuwona obwavu, endwadde, ebizibu ebyo yabirengera era tusaanye okujaguza. #Amatikkira32
0
2
31
Okujja kw'Abaganda mu bungi e Kibuli, kabonero akalaga nti basiimu eri obuganda era batwale ebikolwa ebirungi mu maaso.-Sheikh Yasin Kiweewa. #Amatikkira32.
1
4
28
Sheikh Yasin Kiweewa, yakoze okubuulirira okw'enjawulo. Agambye nti oyo atalaba byengera bya myaka 32 tubuusabuusa okuba omuganda. #Amatikkira32
2
6
63
Omulangira Richard Ssemakookiro, naye waali e Kibuli mu kujaguza emyaka 32 egy'Amatikkira ga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. #Amatikkira32
10
110
1K
Essanyu lya nsusso wano ku muzikiti e Kibuli ng'Obuganda bukuŋŋanye okwetaba mu kujaguza emyaka 32 egya Kabaka Mutebi II ku Nnamulondo. #Amatikkira32
2
11
120