BobNsibirwa Profile Banner
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa Profile
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa

@BobNsibirwa

Followers
4K
Following
149
Media
357
Statuses
597

2nd Deputy. KATIKKIRO (Premier) | Minister of Finance-Buganda Kingdom | President & Group CEO-Africa Coffee Academy | District Rotary Governor Emeritus

Joined February 2015
Don't wanna be here? Send us removal request.
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
9 hours
Today @GKitakule launched the Rotary Club of Mapeera in Formation with 90 members who are all staff of Centenary Bank. Rotary Partnership with the bank is deepening for impact in the community.
0
2
19
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
5 days
Netabye mu Missa e Nkokonjeru ey'okwebaza Katonda olwa Rev. Fr. Alex Mugalu okutuuka ku kkula ery'Obusaserdooti. Musabye okubeera omuweereze awuliriza, awuliziganya, akolagana nabuli kika Kyamumi n'okutegeera eby'Ensi naye aleme okubeera owensi. Mwagaliza obuweereza obulungi.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
1
0
28
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
9 days
This afternoon, I have welcomed our supportive @Habitat_AFR for Humanity Africa team. I am happy to see HFHU staff here especially those from the field. I am glad that the #safeguarding Advisor is here and I invite you to immerse yourself in safeguarding and understand it.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
0
4
28
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
13 days
Ntusizza obubaka ku lw'Obwakabaka ku mbaga ya Julius ne Leah Wamala abagatiddwa mu St. Andrew's C.OU. Bukoto. Julius Mutabani wa Gen. Katumba Wamala ate Leeya muwala wa Gen. Hudson Mukasa.
Tweet media one
Tweet media two
1
4
55
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
24 days
. Abantu ba Kabaka bagenda kufuna obuweereza mu by'enjigiriza, Ebyobulamu, Amazzi n'Obuyonjo, enkulakulana mu by’enfuna, Obutondebwensi n'okukuuma obutebenkevu.
0
1
8
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
24 days
Ntongooza pulojekiti ya 7 by 7 Obwakabaka gyebugenda okukola ne Rotary Club 7 okutumbula embeera z'abantu ku kyalo Nsaamu, Bujjo mu ssaza Mawokota. @KayagaKiggundu.@RotaryEarlyBird.@7by7colab.@rotaryd9213
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
2
7
32
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
24 days
I represented the Katikkiro at the battle for supremacy at Day 1 quarter finals for Rugby Africa Cup 2025 at Mandela National Stadium. This wasn’t just a tournament but an experience of pure electric energy. Uganda 24-32 Kenya #RACUG25
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
15
96
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
1 month
BUGANDA KINGDOM BUDGET 2025/2026 . On Monday 16th June, 2025, I read the Budget for the Kingdom of Buganda in the Great Buganda Lukiiko. The total budget estimate is 305,502,820,947/=. Ssaabasajja Kabaka Awangaaale! . Read More:
Tweet media one
7
36
160
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
2 months
Embalirira y'Obwakabaka 2025/2026. Leero nnyanjudde Embalirira y'Obwakabaka 2025/2026 mu Lukiiko lwa Buganda Olukulu ya 305,502,820,947/=. Ssaabasajja Kabaka Awangaaale!. Soma ebisingawo ku mbalirira:
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
7
40
179
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
2 months
RT @Rotaryvijanapoa: @BobNsibirwa the patron @Rotaryvijanapoa officiated the launch of the Youth Challenge Initiative Challenge. He emphas….
0
1
0
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
2 months
Ntongozza Olunaku lw'essaza Kyaggwe ku mulamwa "Kyaggwe Kkula". Nkubiriza Bannakyaggwe buli omu okubeerako kyakola okuyigiza ensimbi, obutetundako ettaka, okubeera Obumu. Nnebazza nnyo Ssekiboobo nabamuwagira okukola emirimu okusitula essaza.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
2
6
36
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
2 months
Tweet media one
7
22
160
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
2 months
Tweet media one
3
11
87
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
2 months
Ku lwa Katikkiro, ntongozza wiiki y’Obutondebwensi mu Buganda nga nsimye emiti ku Mailo ya Kabaka evva e Kalule okutuuka ku Lubiri e Bamunanika mu ssaza Bulemeezi. Tusaba abantu okugirabirira n'okusimba emirala egy'ebibala.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
1
2
19
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
3 months
Ntusizza obubaka bwa Katikkiro mu kusabira Omw. Joseph Kabenge mu Lutiiko e Lubaga. Tusaasira nnyo Omuk. DGND @kasi_fabian olw'okufirwa Taata. Tusaba Katonda omwoyo gw'omugenzi aguwumuzze miremebe.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
2
3
17
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
3 months
I’m so proud as Lead Convener of the Africa AI Summit to have hosted the Premier event in Uganda. AI is a Co-Pilot not a barrier. Thank you UCC and all of you Partners.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
1
11
55
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
3 months
RT @HealthyHeartFdn: We would like to thank our incredible sponsors, guests, and every supporter of the.@EtendoConcert.Because of your love….
0
4
0
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
3 months
Ntongozza omukaga wakati w'Obwakabaka ne Akvo International Ltd ku lwa Katikkiro mu bimuli bya Bulange. Ekigendererwa ky'enkola eno kwe kutuusa ku balimi n'abalunzi ebbomba n'ebyuma ebifukirira ebirime ku beeyi ensaamusaamu nga bikozesa amanyi gekifuba wamu na g'enjuba ne AI.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
5
20
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
3 months
Tusasira nnyo Rev. Canon Godfrey B.K. Buwembo olw'okufirwa maama we Mary Nabulya Nassozi. Era ntusizza obubaka bwa Katikkiro mu kuziika ku kyalo Namasawo, Jjalamba mu ssaza Mawokota. Tusaba Katonda abagumye n'omwoyo gw'omugenzi agulamuze kisa.
Tweet media one
Tweet media two
Tweet media three
Tweet media four
0
1
23
@BobNsibirwa
Owekitiibwa Robert Waggwa Nsibirwa
3 months
Ku lwa Katikkiro ntongozza Ki-nywa coffee asikibwa Omw. Lazrus Kinywamacunda omulimi w'emmwanyi ku yiika 70 ku kyalo Katyaza e Lyantonde mu ssaza Kabula. Tumwebaza okuwongera omutindo ku mwanyi n'okuwa abavubuka emirimu.
Tweet media one
Tweet media two
0
7
24